Kubazanyi ababiri ani asinga okulumirirwa abaana?
ENYANJULA - OMUZANYO NGA TEGUNABA KUTANDIKA
Omwagalwa awuliliza, leero
ogenda kuwulila omuzanyo omupya ku CBS FM. Omuzanyo guno gujja kubeelako buli
sabiiti (wiki). Twandiyagadde abawuliliza baffe okweyunila emizanyo gino.
Kunkomelero yabuli muzanyo, tujja kubuuza ekibuuzo. Osobola okudda ekibuzo kino
nga osindika ka meseji (SMS) okuva ku ssimi you. Meseji eno yabwelele. Ssimu
tesalibwako sente.
Soka owulilize omuzanyo. Oluvanyuma
tujja kubuuza ekibuuzo – wuliliza n’obwegendeleza.
OMUZANYO NGA GUWEDDE
Webale kuwuliliza muzanyo
guno. Okulwanagana wakati wa Florence ne bba Roland kuva ku ttaka n’enimiro.
Nga bwetwakutegezeza, twagala wenyigile mu muzanyo guno nga osindika ka meseji
(SMS) akobwelele oddemu ekibuuzo.
EKIBUUZO
Ekibuuzo kyetwagala okubuuza kiri nti:
Kibazanyi ababiri ani asinga
okulumirilwa abaana?
A: Roland (omwami)
B: Florence (omukyala)
ENDAGILIRO
Okiddamu ekibuuzo kino,
genda my mesagi ku ssimu you, wandiika CBS leka wo akabanga owandiike A
(Omwami) oba B (Omukyala). Sindika ku 8585. Meseji eno yabwelele.
Ekibuuzo tujja kuddamu tukisome eddako
mu programme eno. Kunkomelero tujja kubulila ebivudde mu kibuuzo kino.
NOTE TO PRESENTER
Repeat the question half way the program and at the end of the program
Also give results at the end of the program